Golola Ekkubo by King Saha
Intro Eeh eh ah Fresh Aah Verse 1 Nkukwasizza obulamu bwange, hmmm Gwe amanyi obunafu bwange Ndi ku luggi lwange Mulyango gwange Ninze gwe Katonda wange Ruhanga wangye Allah wange Gwe amanyi amajja gange N'amagenda gange Gwe amanyi ebintu byange Nkukwasa n'abantu bange Gwe amanyi ebyama byaffe, eh N'ebintu byaffe Tugololere amakubo gaffe Chorus Golola ekkubo Golola ekkubo Golola ekkubo Golola ekkubo Golola ekkubo Golola ekkubo Ggula ekkubo Ggula ekkubo ssebo oh Ggula ekkubo eeh oh Ggula ekkubo oh eeh Ggula ekkubo oh Verse 2 Guliba musango Ssiriva mu banno, Gwe wayogera kigambo Ne nfuuka omuntu, Ssirikuvaamu ssi muzannyo Ssiryekyuusa, eeh eh hmmm Nkimanyi nti osobola (osobola) Teri kikulema osobola (osobola) Oli w'amaanyi osobola (osobola) Ggula ekkubo osobola Chorus Golola ekkubo Golola ekkubo Golola ekkubo Golola ekkubo Golola ekkubo Golola ekkubo Ggula ekkubo Ggula ekkubo ssebo oh Ggula ekkubo eeh oh Ggula ekkubo oh eeh Ggula ekkubo oh Golola ekkubo Golola ekkubo ssebo oh Golola ekkubo eeh Golola ekkubo Ggula ekkubo Ggula ekkubo ssebo Ggula ekkubo Ggula ekkubo Ggula ekkubo ooh, eh Verse 3 Nkimanyi nti osobola (osobola) Teri kikulema osobola (osobola) Oli w'amaanyi osobola (osobola) Ggula ekkubo osobola Nkimanyi nti osobola (osobola) Teri kikulema osobola (osobola) Ooh osobola (osobola) Hmmm Mukama osobola Lyrics by mp3jaja.com Outro Golola ekkubo Golola ekkubo Golola ekkubo
Follow: Lyrics Frame UG!

0 Comments