Ndi Byange by Fik Fameica

Intro
Baala nga ekuute
The freshest nigga round town
Baala nga ekuute
Level
Baala nga ekuute
Artin mukazi we bamutute
Abalinamu ekyenje tukiwuute
Ebyana mbiyite bije bitusute
Tuli bavubuka nvumulo
Buli lunaku liba gandalo
Somebody tell the dj pullo
Ono amazina azina gakyalo
Chorus
Ndi byange
Mundeke ndi byange
Fresh bwoy
Nzina byange
Kanepanke kuba ndya kuzange
Yenepanka
Nzirya nepanka
Ekiro twepanka
Byana Bizina byepanka
Verse 1
Tobikola kati onobikola ddi
Yeah
Mbuza onobikola di
Tonyumirwa kati ononyumirwa ddi
Mbuza ononyumirwa ddi
Twatoba nyo katwepankeko
(yeah)
Namwemuje mutubongeko
Nze ba hater banzisa enseko
(he he)
Ndi byange nabasukako
Mutima mugabi empapula ngaba white
Nbakuba omuziki baffa they wanna fight
Kitone kyebaza mukama Almighty
Njagala kugunya kuzinamu all night
(eh)
Bridge
Baala nga ekuute
Artin mukazi we bamutute
Abalinamu ekyenje tukiwuute
Ebyana mbiyite bije bitusute
Tuli bavubuka nvumulo
Buli lunaku liba gandalo
Somebody tell the dj pullo
Ono amazina azina gakyalo
Chorus
Ndi byange
Mundeke ndi byange
Fresh bwoy
Nzina byange
Kanepanke kuba ndya kuzange
Yenepanka
Nzirya nepanka
Ekiro twepanka
Byana Bizina byepanka
Verse 2
Yo ndimukowu esati sisiba mapesa
Nkola nyo naye akuna pesa
Silingi value getukaaba getufesa
Kyenva nkyakalamu nsale pulessa
Batulaba bagamba twayoneneka
(Fresh Bwoy)
Mbuno twayoneneka
Swaga lingi ntabula menyeka
Ndi byange
Bagamba mbu twayoneneka
I do things my way
Bad energy stay far away
Kasasilo wabwe muyuwe
Baby Njagala nkukwale far away
I like the way you call me daddy
Go on shake your body
Mudansi tekamu emodi
Mpola mpola si kadodi
Smile barbi na bobi
Kukyakala nawe ye hobby
Togana koona ekibali
Ebizibu teeka wabali
Baby togenda nabali
mbakuba paka Kigali
Manya mbakute bukuso
Ntide tebakuba busu
Baby obasinga olususu
Babade bakuba endusu
Nzize kuyuwamu nusu
Chorus
Ndi byange
Mundeke ndi byange
Nzina byange
Kanepanke kuba ndya kuzange
Yenepanka
Nzirya nepanka
Ekiro twepanka
Byana Bizina byepanka
Verse 3
Yo,
Kabaka womulembe guno
If you you know
King Kongo number one
If you know you know
No pressure silina competition
I do what I want no permission
Nyumilwa life yade siri binojo
Bwenyingila ekidongo nzinisa fujo
Kuba ama self made nigga
Getting paid nigga
Mwaliludawa luli nga ensi nyiga
I do things my way
Bad energy stay far away
Kasasilo wabwe muyuwe
Baby njagala nkukwale far away
Outro
Baala nga ekuute
The freshiest nigga round town
Baala nga ekuute
Artin mukazi we bamutute
Follow: Lyrics Frame UG!
0 Comments