Sheebah Ninda Linda Lyrics

Sheebah Ninda Linda mp3 Song Lyrics

Sheebah Karungi "Ninda"  Lyrics 
Ah baby where are you
TNS, baby where are you
Bauer, baby where are you

Tomanyi gwe bulijjo bye mpitamu
Buli wendowooza gwe mpubamu
Tonyumya ebyo byonna by'obaddeko
Koolabiseko boyi sikuta
Kati siibula byonna by'obaddeko
Yaniriza omukwano omupya gwenina
Sangula amanya gosweetiza
Eryange limu lyoka ly'oba oyita
Nze nalina omukwano ogugwo era mu bujjuvu
Nenguma nenkulinda ogutikule
Sapapa bwe nalaba abakwefasa
Nenguma nenkulinda ogutikule

Ah baby where are you
Tondeka maziga
Yiiyiza wondabira gwe nigga
Byendabye mbirabye
Obadde obulidde wa okunumya

Bulijjo obulidde wa nga nkulinda
Ninda linda linda
Nzena nembuguma mu nda
Nga nze ndi eno ninda
Ebipenzi nebintuga nga nfa
Ninda linda linda
Wabula embooko zambabula nzena baybe
Nga nze ndi eno ninda

Post a Comment

0 Comments