by Winnie Nwagi
Intro Yeah Dis what u've been waiting for A DJ Harold Remix A Feffe Bussi, Winnie Nwagi, Vinka, The Mith Swangz Avenue Verse 1 - Vinka X Feffe Bussi Buno obuwoomi bwa sukaali (Ka sukaali keeko baby) Chai na kadalasiini (Tabula, tabula) Nkwagala okutuuka ku mwezi (Alaali hahaha FBM) Nzikiriza mbeere asikari (Kiri okay bw'onkuumako) Nga nkukuuma n�akasaale my darling (Nze Feffe Bussi wo) Kye simanyi nkole research (Ha! Alaali) Feffe Yo! Amaaso gandi ku gwe Buli kimu no ku gwe Siri munigeria naye ompita na Igwe Ova Busiro mu Kyaggwe Ebyange kambiwe gwe Ko kasukaali keeko? Oba twongeremu kiggwe? Kituufu tolina bbala Nga Vinka wakola colour Omubiri gwe wamala Nga Winnie Nwagi wabala Nkubira ku ssimu Holla Tufuneyo kye twogera Nga Mohammed Salah Nkuba ggoolo siri ffala Ate onkoledde a lot Nkwagala omu bwoti Sikikukweka wakulamu nga chaga boat Do do do dat Gutujja my heart Nkuliyo oyiteyo ondabeko ku lunch Olye ensumaaki Chorus Amaaso gandi ku gwe (Yeah) Ndidduka misinde bw'ompita ah (Run to me baby girl run to me) Njagala tukaddiwe nga Yenze gw'oyita dear ah (Ngya kukwagala ppaka kufa gwe toba na fear) Bw'olivuga akagaali, Nange ndiba ku carrier ah (?amba kagaali yo) Njagala tukaddiwe nga Yenze gw'oyita dear ah (Oli mukwano gwo, baby wo) Verse 2 Aka chapambalaasi ku mugongo Bwe gutujja nkusiiga Obugalo baabubumba mu kusanyusa Awasiiwa nkutakula (nkutakula) Nnyumisiza obulamu nange Nkunuune ng'omubisi nange Nteeka mu plan naawe Nkubalirako ebirungi darling Hmmm nze nali nakoowa love Naye gwe case yo, exceptional (Exceptional) Engeri gy'onkwata Eri so so professional (That's what she's, Love) The Mith When we talking forever Baby girl I see me and you I'll be your Picasso Let me help you paint the visual Am thinking two kids with you All black for the vehicle You're ma partner in this crime They lock me I'll bathe with you And I know you're worthy too (true) Thats why I put myself before you boo Aint nobody hurting you With you I am comfortable, yeah I wont treat you like the usual Am in it till it ends with you You�re making special too All I wanna taste is you If you had a twin Best believe I wd only mess with you If you had a sin I would be right there confessing too I'll ride in your days They would never throw they shade on you, true Chorus Amaaso gandi ku gwe (Yeah) Ndidduka misinde bw'ompita ah (Run to me baby girl run to me) Njagala tukaddiwe nga Yenze gw'oyita dear ah (Ngya kukwagala ppaka kufa gwe toba na fear) Bw'olivuga akagaali, Nange ndiba ku carrier ah (?amba kagaali yo) Njagala tukaddiwe nga Yenze gw'oyita dear ah (Oli mukwano gwo, baby wo) Nwagi & Vinka Bakuyita kweyisa abatulaba Mbu twekoza bo bwe bagamba (wuu!) Tebamanyi nti gwakusiima Ondi wala ddala mu mutima ewasemba Hmmm nze nali nakoowa love Naye gwe case yo, Exceptional (am exceptional) Engeri gy'onkwata Eri so so professional Chorus Amaaso gandi ku gwe (Yeah) Ndidduka misinde bw'ompita ah (Run to me baby girl run to me) Njagala tukaddiwe nga Yenze gw'oyita dear ah (Ngya kukwagala ppaka kufa gwe toba na fear) Bw'olivuga akagaali, Nange ndiba ku carrier ah (?amba kagaali yo) Njagala tukaddiwe nga Yenze gw'oyita dear ah (Oli mukwano gwo, baby wo) Outro It�s exceptional Whas going on today here ladies and gentlemen UG Music to the world, wuuu You're mine My name is The Mith Mr. So UG Winnie Nwagi Vinka Feffe
Follow: Lyrics Frame UG!
0 Comments