Nkwata Bulungi (Bailamos) Lyrics – Sheebah Karungi

 


Rampapa, rampapampa
Bailamos, bailamos
Tekero, tekero
Bailamos, bailamos
Tekero, tekero
Give it to me (raaaah)

Baby nkwata bulungi (nnyo)
Baby nkwata bulungi (nnyo)
Omukwano weeguli mu bungi (nnyo)
Baby mi amor
Baby nkwata bulungi (nnyo)
Baby nkwata bulungi (nnyo)
Omukwano weeguli mu bungi (nnyo)
Ah baby mi amor

Back in mi yard boy you look so bright
Buli akulabako ayagala kukugamba hi (hi)
Olina body ssebo okuli ama height
Buli omu akulengera gwe yebba height
Mukwano lunda nze ndi nsolo yo
Gwe manya muli ongoya oli ku mugoyo
Mukwano onoolya ku nfumbe
Onoolya ku mchomo? (Holics)
Abo baveeko ba mdomo mdomo
Abo katunkuma oli ku kisambi kya nkoko
Nnyimbiraamu My Miss ako akayimba ka Coco
Bailamos, bailamos
Tekero, tekero
Bailamos, bailamos
Tekero, tekero
Give it to me

Baby nkwata bulungi (nnyo)
Baby nkwata bulungi (nnyo)
Omukwano weeguli mu bungi (nnyo)
Baby mi amor
Baby nkwata bulungi (nnyo)
Baby nkwata bulungi (nnyo)
Omukwano weeguli mu bungi (nnyo)
Ah baby mi amor

Bali mu kuloota ffe tuli mu reality
Nina kyuma metal balinawo biti
Nze naawe ku mbaga baby buliba bwe buti
Nga nkulina nze ndiisa buti sipapa
Obwana bwange bukuyite papa
Rampapa, rampapampa
Rampapa, rampapampa (Sheebah)
Rampapa, rampapampa
Rampapa, rampapampa (guwulira nze)
Rampapa, rampapampa (guwulira nze)
Rampapa, rampapampa (guwulira nze)
Rampapa, rampapampa (omuziki, guwulira nze)

Kankuziniremu dirty
Yita omusumba y’anajja atugatte
Kankwambalira nze olwaleero ku party
Olunaku lwa leero lunene
Gwe munene
Gwe mugole
Mmundu mmenye
Tukikole baby

Baby nkwata bulungi (nnyo)
Baby nkwata bulungi (nnyo)
Omukwano weeguli mu bungi (nnyo)
Baby mi amor
Baby nkwata bulungi (nnyo)
Baby nkwata bulungi (nnyo)
Omukwano weeguli mu bungi (nnyo)
Ah baby mi amor
Nash Wonder

Give it to me
Ngiyoya ngiyoya ngiyoya
Ngiyoya ngiyoya ngiyoya
Love gye boogerako ngiyoya
N’abayimbi gye bayimbako ngiyoya
Bailamos, bailamos
Tekero, tekero
Bailamos, bailamos
Tekero, tekero
Give it to me

Baby nkwata bulungi (nnyo)
Baby nkwata bulungi (nnyo)
Omukwano weeguli mu bungi (nnyo)
Baby mi amor
Herbert Skillz on the one (nnyo)
Baby nkwata bulungi (nnyo)
Omukwano weeguli mu bungi (nnyo)
Ah baby mi amor
Wonders Just




Post a Comment

0 Comments