Ssala Puleesaby King Saha

Ssala Puleesa
by King Saha













Verse 1
Kanfune we ntuula, ha aah
Mbabuulire eno emboozi, 
Hmmm
Baur
Emboozi zange, eeh zonna
Zibeera za mukwano, eeh
Naye leero, ooh
Ebintu bitaamu eno, eeh
Ebintu mbikwasa eno, 
Oooh
Kye mmanyi naawe obikwasa eyo, 
Aaah
Nina ekirooto ekyo, 
Aaah
Manyi luliba olwo, 
Eeeh
Abadde ampaana eno, 
Eeeh
Kati yafuuse ngo, 
Eeh ooh

Chorus
Onyiize tonkuba
Obusungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe
Onyiize tonkuba
Obusungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe

Verse 2
Say
Say, what you wanna say, 
Hhmmm
Do
Do, all you wanna do, 
Hmmm
In this life
Life, my love is so so fine, 
Yeah yeah yeah
Life ya kupangapanga ng'asotta boda, eeh
You make it sweet, 
Eh eh ah

Chorus
Onyiize tonkuba
Obusungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe
Onyiize tonkuba
Obusungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe

Sabula

Verse 3
Ebintu mbikwasa eno, yeah
Naawe bikwase eyo
Nina ekirooto ekyo
Manyi luliba olwo
Abadde ampaana eno, 
Yeah
Kati yafuuse ngo, 
Oooh

Chorus
Onyiize tonkuba
Obusungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe
Onyiize tonkuba
Obusungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe

Outro
Busungu bungi naawe
Ssala puleesa naawe
Ogenda kwetta ate bankyawe
Follow: Lyrics Frame UG!


Post a Comment

0 Comments