Seen Don Lyrics – Ronald Alimpa


Yaled

Oh oh ooh
Ffe tuli balungi tewali yakyama
Tuli baddugavu, abeeru abamu Badaama
Tulya muceere, kasooli ne kawo uuh yeah
African weather
Leka nkutwaleko baby e Uganda
Nkunogere enkenene, amapeera
Uganda zzaabu ssi ya green
Enkuba etonnya n’akasana kaaka

Seen Don nnyweza
W’okutte weewo bambi tonta
Weeweeke ku mugongo
Nze nkutwaleko ppaka e Uganda
Alina ekyenyi
Kimulinga ndabirwamu
Alimu ekyama
Kkiriza ne nkuba akaama
Seen Don nnyweza
W’okutte weewo bambi tonta
Weeweeke ku mugongo
Nze nkutwaleko ppaka e Uganda

Akaloboozi kookonyo kampoomera nga lupiiya
Ekinnyumira, lwakuba nkuyita oyitaba
Nnina love yo nnyingi ekulukuta nga Kiyira
Sembera wano eno
Guno gubimba nga soda musunde, hmmm
Ssiri askari naye kankukuume
Akukwatako ye wa kabazzi
Oba kumwokya buchomo ku kyoto
Nga bwe baayokya abajulizi

Seen Don nnyweza
W’okutte weewo bambi tonta
Weeweeke ku mugongo
Nze nkutwaleko ppaka e Uganda
Alina ekyenyi
Kimulinga ndabirwamu
Alimu ekyama
Kkiriza ne nkuba akaama
Seen Don nnyweza
W’okutte weewo bambi tonta
Weeweeke ku mugongo
Nze nkutwaleko ppaka e Uganda

Nze gye nzaalwa olusuku lwa sseminti!
Lussa matooke mawaate!
Endagala njubuluze okukoowa tewali!
Tulina emigga n’ensozi, emiti emiwanvu
African weather
Tuli balungi tewali yakyama
Tuli baddugavu, abeeru abamu Badaama
Tulya muceere, kasooli ne kawo uuh yeah
African weather
Leka nkutwaleko baby e Uganda
Nkunogere enkenene, amapeera
Uganda zzaabu ssi ya green
Enkuba etonnya n’akasana kaaka

Seen Don nnyweza
W’okutte weewo bambi tonta
Weeweeke ku mugongo
Nze nkutwaleko ppaka e Uganda
Alina ekyenyi
Kimulinga ndabirwamu
Alimu ekyama
Kkiriza ne nkuba akaama
Seen Don nnyweza
W’okutte weewo bambi tonta
Weeweeke ku mugongo
Nze nkutwaleko ppaka e Uganda


 

Post a Comment

0 Comments