by Ykee Benda
Intro Class ya waggulu Bad guys Twabaleka wansi abo ba repeater Ykee Nessim Pan Production Verse 1 Nkuba bulatti Zamba ndi liitiliiti (Aaah) Sikyetaaga hit Kuba obulamu bwange hit (Hit) Laba ebyana nchabisika nga magnet (Yes) Ne bwe ngwa ssinuubuka Nina ebyapa ku buli continent (Haha) Mu lyrical content Mwe twakola investment Tekyetaaga debate Swag eri so evident (Yes) Olumala obwa curtain raiser Ng'ozzaako main event (Yes) Hip-Hop magnificent Zamba the Great Lyrically am supposed to represent Bwe nkwata ku mic Bagamba tumuwe obwa Presidenti Chorus Bomboklat to the bad mind there (Yes) Bomboklat hmmm (Bomboklat) Bomboklat to the bad mind there (Yee) Bomboklat, bombo klat Ba mulyabuto bomboklat (Bomboclat) Every lazy citizen Bomboklat Lazy politician Bomboklat Nammwe abatasasula Bomboklat Verse 2 N'anti.. Ndi tight nga natti Captain Benda, GNL eno flight (Eno flight) Double Entendre katulinnye ebbaati (Yeah) Mu lufuutifuuti I will kick your ass if you hate (Yes) Am blessed to infinity Horizontal number eight Weeyita Rasta Smart Naye nze ndaba oli bisaati Kungulu onyumye Olina ebituli mu under pant Nze ndaba mu maaso Gwe obwongo bukoma ku bonnet Hit gye wasemba okukuba Yali ku cassette Naye omanyiira Zamba Nsimbi Ali ku international market Am a star boy I am a big planet Big budget Nga Robocop nkuba target, (Bbba) Benda, Ba guy mbalabamu ebituli nga donati Tolina kagaali Kyokka onyumya ku Bughatti Onyumya ku butter Ng'ate tolina mugaati Back bite in private Public they call you bestie Balemesa bannaabwe Zino zi social pest Olina negative energy Nkulaba nga pollutant Ebiyenje bya rap bintya Lyrical disinfector Hip-hop akulukuta nga mugga ku ocean Bo bali stagnant Redline I got big talent The boys are in big trouble Ate ffe twesiga Katonda Bo beesiga bitambo Bino ebyana ebyabbanga Ssente mu church mu kabbo Karma bw'adda akuba Kisasikimu nga John Rambo, (Bbba..) Chorus Bomboklat to the bad mind there (Yes) Bomboklat hmmm (Bomboklat) Bomboklat to the bad mind there (Yee) Bomboklat, bombo klat Ba mulyabuto bomboklat (Bomboclat) Every lazy citizen Bomboklat Lazy politician Bomboklat Nammwe abatasasula Bomboklat Verse 3 Siri Sportsman Naye bagamba Ye Ssebo Sinoonya nnyombo Nga Mayombo ndi Noble Lugaflow Black Stallion Entebenta eva mu stable Abo tebatusobola Mu practical ne verbal Zamba ku mic oyita nnyoko Nti maama nnyabo Bodaboda oba esobola Okugoba jet fighter Naye ekibuuzo kiri nti.. Eba esobola okugikwata? Abagamba ntino baatugoba Babuuze oba baatukwata Emboozi nkuba parables Zamba amanyi okuwaata Nkuba Home and Away GNL Global Trotter Yenze winner, Ate nze pace setter International Lugaflow representer Edda nali nyongo Kati ndi star nga Lupita Vampire nkomyewo Nziyiire Holy Water Ceaser nannyini wa Vowel ne consonant Ceteris paribus All factors remain constant Ghetto story teller Atalina regret High Off life's blunter Obba cigarette I f..k with the game Those boys just masturbate Tukyusa format App ya rap yetaaga update And if they want to stop us Those boys are too late Ssente zoogera Ezange zoogeza mboggo Dollar zisooza Euro zisiiya Pound zikolola Siringi ziko.. nto to Lyrics by mp3jaja.com Chorus Bomboklat to the bad mind there (Yes) Bomboklat hmmm (Bomboklat) Bomboklat to the bad mind there (Yee) Bomboklat, bombo klat Ba mulyabuto bomboklat (Bomboclat) Every lazy citizen Bomboklat Lazy politician Bomboklat Nammwe abatasasula Bomboklat
Follow: Lyrics Frame UG!
0 Comments