Free Boy Nkwata Mpola (Touch Me Slow) mp3 Song Lyrics

Free Boy Nkwata Mpola (Touch Me Slow) mp3 Song Lyrics

Touch me slow by Free Boy mp3 Song Lyrics

Oh my baby, sikyabanja
Olw'omukwano gwompa, laba sikyadaaga
Era okukuleka, ekyo nedda nze sikyazunga
Bu slay queen wabumponya, baby ndayira tebyakyankuula

I never thought I'll be in love with a girl like you
The way you do do do
The thing you do you got me feeling blue

Nalumansi nkwata mpola mukwano onomenya omugongo
Ow'omukwano touch me slow because ononzisa ebirungo nze
(Ononzisa ebirungo)
Nkwata mpola mukwano onomenya omugongo
Ow'omukwano touch me slow because ononzisa ebirungo nze
(Ononzisa ebirungo)

Bwe nakwata nakwatira ddala
Era nalonda nalondera ddala
Nkusaba baby twala ebyange twalira ddala
Era gwe nyweza, nywereza ddala

Abakukwana eyo njagala obaswaze
Era obagambe, bino Mukama yabipanze
Bano abateesi zibasanze
Abaagala okutwawula guno omukwano twagutimbye ku bipande

Nalumansi nkwata mpola mukwano onomenya omugongo
Ow'omukwano touch me slow because ononzisa ebirungo nze
(Ononzisa ebirungo)
Nkwata mpola mukwano onomenya omugongo
Ow'omukwano touch me slow because ononzisa ebirungo nze
(Ononzisa ebirungo)

Nalumansi nkwata mpola mukwano onomenya omugongo
(Onomenya omugongo)
Ow'omukwano touch me slow because ononzisa ebirungo nze
(Ononzisa ebirungo)
Nkwata mpola mukwano onomenya omugongo
(Onomenya omugongo)
Ow'omukwano touch me slow because ononzisa ebirungo nze
(Ononzisa ebirungo)

Post a Comment

0 Comments