Mpima by Irene Ntale mp3 Song Lyrics

Mpima by Irene Ntale mp3 Song Lyrics

Irene Ntale "Mpima" mp3 Song Lyrics
Everywhere ah fi mention
Oh uu uh huh
Yea.. eh

Nkusiba mu maaso bwompima, osaana kantuntunu mu maaso
Nkulaba ne mu saala bwe nsaba, bwokyuka nga ka nawolovu awo
I've been loving you for a long time oli kibuna omu
Osaana na kusiika nga kanyama nkugaaye, my sweet tum tum tum
I've been loving you for a long time oli kibuna omu
Osaana na kusiika nga kanyama nkugaaye, my sweet tum tum

Ngenda kupimiranga love
Otambulenga nayo gyoyitayita eyo
Ngenda kupimira omukwano
Otambulenga nagwo gyoyitayita eyo
Nga nze bwempima
Laavu ngikusiba mu maaso
Nga nze bwempima
Laavu ngikusiba mu maaso

Ngenda na kusaba saala, byobadde owanvuyira kati biyimpawe apaana
Nyongeremu n'okuloola, sirimba oli wala oli na mu mutwe okoona
This the way you want it?
Let me bring it
This the way you want it
Baby let me bring it
This the way you want it?
Let me bring it
Uh.. yea.. hii.. ye
Now I want you to give me more
Give me more baby can you give me more
Now I want you to give me more
Give me more

Ngenda kupimiranga love
Otambulenga nayo gyoyitayita eyo
Ngenda kupimira omukwano
Otambulenga nagwo gyoyitayita eyo
Nga nze bwempima
Laavu ngikusiba mu maaso
Nga nze bwempima
Laavu ngikusiba mu maaso

Kati beerabire
Abalala beesonyiwe
Kati beerabire
Abalala beesonyiwe
Beerabire, abalala beesonyiwe
Baby beerabire
Abalala beesonyiwe

Ngenda kupimiranga love
Otambulenga nayo gyoyitayita eyo
Ngenda kupimira omukwano
Otambulenga nagwo gyoyitayita eyo
Nga nze bwempima
Laavu ngikusiba mu maaso
Nga nze bwempima
Laavu ngikusiba mu maaso

Mention your name
Ntale ah fi mention
Mention your name

Post a Comment

0 Comments