Nekwataako by John Black
Intro Zuena, eno Barbie Eno Zari, eno Sheebah Eno Winnie, Kaguta, Kataaha Lupita, Kadaga, Fabiola Daniella, Gashumba, Byanyima Am confused, Wani Chorus Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe babe? Nekwataako Okiraba otya nga nkututteko Eyo mu bazungu? Nekwataako Okiraba otya nga breakfast Ekusanze mu masuuka go? Era nekwataako Okiraba otya mu kamotoka Front seat yeggwe asooka? Kati nekwataako Verse 1 Nze omulwanyi wo Era mukwano gwo omusumba wo Yenze gw'akubira ku bigaanye Nze gw'asoosa ne ku mwanjo You know saagala kunyiiza Era saagala munyiiza Saagala kuwulira nga bamuvunza Ebitimbe balitimba Ebizimbe balisiiga Nti omwana ayagadde munno Kati neetonda Eri abo be nasooka okwagala Ne nkyawa mwenna Nabakyawa, olw'okuba nafunye Gwe nalinga noonya Yeah yeah yeah Chorus Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe babe? Nekwataako Okiraba otya nga nkututteko Eyo mu bazungu? Nekwataako Okiraba otya nga breakfast Ekusanze mu masuuka go? Era nekwataako Okiraba otya mu kamotoka Front seat yeggwe asooka? Kati nekwataako Verse 2 Akaloboozi ko kali nice Wetegeereze markinga u're right Omukwano gwo guli fine Nkwetegereza ninga ali ku terefayina Nze siganye olinayo daddy Yakugaana obulenzi bu local local Oba osobola mugambe daddy Omutima gwo gw'asiimye N'ogwa bwa-bwa-bwoy Mu birowoozo Ne mu musaayi Mugambe nti yenze alimu Mu birowoozo Ne mu butambi Mugambe yenze gw'olaba, babe Chorus Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe babe? Nekwataako Okiraba otya nga nkututteko Eyo mu bazungu? Nekwataako Okiraba otya nga breakfast Ekusanze mu masuuka go? Era nekwataako Okiraba otya mu kamotoka Front seat yeggwe asooka? Kati nekwataako Hook Zuena, eno Barbie Eno Zari, eno Sheebah Eno Winnie, Kaguta, Kataaha Lupita, Kadaga, Fabiola Daniella, Gashumba, Byanyima Am confused Chorus Okiraba otya nga bali ku mbaga yaffe babe? Nekwataako Okiraba otya nga nkututteko Eyo mu bazungu? Nekwataako Okiraba otya nga breakfast Ekusanze mu masuuka go? Era nekwataako Okiraba otya mu kamotoka Front seat yeggwe asooka? Kati nekwataako Outro Zuena, eno Barbie Eno Zari, eno Sheebah Eno Winnie, Kaguta, Kataaha Lupita, Kadaga, Fabiola Daniella, Gashumba, Byanyima Am confused
Follow: Lyrics Frame UG!
0 Comments