Okilinamu Obuzibu by Rickman Manrick

Okilinamu Obuzibu
by Rickman Manrick

















Intro
Nga mazima ddala kuva oba ddi
Obeela online hmm but
Ninda ndabe but maama nothing

Verse 1
Sikyagenda mu mawuledi
Singala waka ne my beibie
Akyali bby nange ankwata nga bby
We still practicing breast feeding
Newenjogolera silina feeling
Nafuka engineer mu hole drilling
Rat beating ne massaging
Beer drinking chicken hunting

Kati ate mbu big don
Kati ate small wallet
Kati ate mu big bag
Kati ate mbu bilimu jacket

Chorus
Okilinamu obuzibu
Ahaaa aaaaa aaaaa
Mulinamu obuzibu
Hmm hmm hmmmmm
Nga tokyalabika
Ahaaa aaaa aaaaaa
Wafunamu ebuzibu
Hmm hmm hmmmmmm

Verse 2
If broke was a person
A musama in feb be de person
the fake basamaz are the ones that come and go nga bawedde mu

You can't tell me nuh um
Kati ate nze ndi big dog
Nzukuka ne hit song
Nzukuka ne big vibes

Guno omwezi mwana nga tegugwa
Okwata munsawo nga mulimu na magwa
Anti ekilo mwana kiba ela tekigwa
Betwalaba bayimilide kati bagwa

Bridge
Obwavu iz not a crime
Nga tolina majja take yo time
Sigala ewaka bakulabe ko
Ensowela zikuwunye ko
Ensili zikulumeko

Bridge
Okilinamu obuzibu
Ahaaa aaaaa aaaaa
Mulinamu obuzibu
Hmm hmm hmmmmm
Nga tokyalabika
Ahaaa aaaa aaaaaa
Wafunamu ebuzibu
Hmm hmm hmmmmmm

Verse 3
You used to post post like daily
Ku breakfast nga onywa Baileys
Atakulaba yakugaya
Mwabonya bonya ebiwala

The party must be partied
Drink yo drink tokoze budget
Young wild and free tetulina limit
Tuyimbe wiyanga wiya
Oba oyagala nkubuze mbuno how are you
Kale how are you
Kati bwosiba emitafu ne mbulwa otulo
Sibulwa tulo

Bridge
Obwavu iz not a crime
Nga tolina majja take yo time
Sigala ewaka bakulabe ko
Ensowela zikuwunye ko
Ensiliri zikulumeko

Chorus
Okilinamu obuzibu
Ahaaa aaaaa aaaaa
Mulinamu obuzibu
Hmm hmm hmmmmm
Nga tokyalabika
Ahaaa aaaa aaaaaa
Wafunamu ebuzibu
Hmm hmm hmmmmmm

Outro
Oba mulina mu ebizibu
You no longer reply

Naye banange Artin kati
LEVEL
Follow: Lyrics Frame UG!

Post a Comment

0 Comments