Serena Bata Single and it's okay Song Lyrics
Single and it's okay by Serena Bata Song Lyrics
(Eno Beats)
Oyagala nkuwe omutima
Oguzanye nga tena
Bino ebiwundu ebinuma
Nonya anabiwonya
Love tegulwa gulwa olimba
Terina spare
Love togisange mu duuka
Kyekimbeeza nga ninda
Omutuufu anasinga
Kisinga lwenkakakaka omwoyo
Love kintu kya ngeri
Bwotagisengeka ekosa
Omutima gwajjula amabwa
Kyenva ngukwekera ddala
Ebintu binyuma kale nga ne munno afaayo (afaayo)
Naye awatali care leka nfe obwomu
Nakoowa laavu ye nyondo
Kambe omu nze
Ndi single and it's okay
Love tebagipapira yea
Kasita si nze aba asoose
Ndi single and it's okay
Ndi single and it's okay
Love tebagipapira yea
Kasita si nze aba asoose
(Si nze aba asoose)
Oh oo oh
0 Comments