Billboard Kipande By Nina Roz Lyrics


 Billboard Kipande Mp3 By Nina Roz Lyrics

Andre on the beat
Onkuba nga laddu
Omutima ogukoonerera
Omutwe oguwuubawuuba
Nakwekubako tattoo
Eno laavu yo
Ensika nga magnet
Omukwano gwo
Ngunoonya every minute

Njagala kussa ku billboard kipande
Ntimbe erinnya lyo wonna nkulange
Njagala kussa ku billboard kipande
Ntimbe erinnya lyo wonna e Bulange

Oncamula nnyo ku ssimu
Everytime when you’re callin’
Onnyimbisa nnyo n’obuyimba wootali nebowa
This love for you yancamula
Ne manya nti onsobola
Nkubamu n’obufaananyi ne mbwoza
Eno laavu yo
Ensika nga magnet
Omukwano gwo
Ngunoonya every minute

Njagala kussa ku billboard kipande
Ntimbe erinnya lyo wonna nkulange
Njagala kussa ku billboard kipande
Ntimbe erinnya lyo wonna e Bulange

If di money plenty
Mi lo-o-ove plenty
When I see your body bwenti
Give me every ting in plenty ah ah
If di money plenty
Mi lo-o-ove plenty
When I see your body bwenti
Give me every ting in plenty ah ah
Eno laavu yo
Ensika nga magnet
Omukwano gwo
Ngunoonya every minute

Njagala kussa ku billboard kipande
Ntimbe erinnya lyo wonna nkulange
Njagala kussa ku billboard kipande
Ntimbe erinnya lyo wonna e Bulange

It feels so good
Andre on the beat

Post a Comment

1 Comments

Emoji
(y)
:)
:(
hihi
:-)
:D
=D
:-d
;(
;-(
@-)
:P
:o
:>)
(o)
:p
(p)
:-s
(m)
8-)
:-t
:-b
b-(
:-#
=p~
x-)
(k)