Ani Oyo Lyrics – Pallaso
Aah aah
Pull it, pull it, pull it
Tonkyawanga
Toneegaana
Tonkyawanga
Mu bantu Toneegaananga
Wankuba aka kiss kansigalamu
Oba ku mimwa kwaliko sukaali
I like the way you dance
Buli bw’onziniramu, ogonda ebitagambika
Black queen the queen of my life
Beautiful like Michelle Obama
The way you smile you smile so bright
Oh I can’t deny I’m in love
Olina amaaso oli maaso glory
Nasazeewo kankuyimbire akayimba
Ani oyo?
Yenze munno akwagala
Kiki ate?
Vva mu by’ekito bye twecanga
Ani oyo?
Yenze munno eyakutegeera
Atalikyuka
Ani oyo?
Yenze munno akwagala
Yadde tuyomba tetwekyawa
Ani oyo?
Yenze munno eyakutegeera
Atalikyuka
All I need is a remedy
Buno obulamu tebunyuma wootali
Honey I need somebody like you
Nakwagala kuva mu High School
Era obaddenga mu target
Njagala omanye omutima oguvuga circuit
Era bwe mba nkola budget
Maama eyakunzaalira muwe kirabo ki?
Queen the queen of my life
Beautiful like Michelle Obama
The way you smile you smile so bright
Oh I can’t deny I’m in love
Ani oyo?
Yenze munno akwagala
Kiki ate?
Vva mu by’ekito bye twecanga
Ani oyo?
Yenze munno eyakutegeera
Atalikyuka
Ani oyo?
Yenze munno akwagala
Yadde tuyomba tetwekyawa
Ani oyo?
Yenze munno eyakutegeera
Atalikyuka
I just wanna brainstorm I don’t like the noise
My brain has been stormed I can hear the voice
You got me hypnotized I’m in love with you
Anywhere you go I’ll follow you
Nsiiba mu city gwe tondaba nsika ssente
Nange njagala nzije nga nina ssente
Nkutwaleko baby ku beach olye ku fish
Nkutwale e Munyonyo owuge nze nga nkola tease
Amaja ngalina
Mmotoka ngirina
Abaali bakulookera bagambe baayokya dda
Gye nzira gy’adda
Omwana gye mba gy’aba
Get up in the Limo banaafuna kafuufu
Ani oyo?
Yenze munno akwagala
Kiki ate?
Vva mu by’ekito bye twecanga
Ani oyo?
Yenze munno eyakutegeera
Atalikyuka
Ani oyo?
Yenze munno akwagala
Yadde tuyomba tetwekyawa
Ani oyo?
Yenze munno eyakutegeera
Atalikyuka
Toneegaana
Kama Ivien mugambe
Ian Pro mugambe
That we are the baddest
Confirmed the baddest
All time, every time
0 Comments