Kimuli Kyange Lyrics – Mudra

 


Kimuli Kyange Lyrics – Mudra

Mudra
Nessim Pan
Tarararara
Nessim Pan Production

Ebisenge by’omutima gwo
Njagala bibe nga byetaaya
Kuba omutima gwange
Wano mpulira nnyo nga nkwetaaga
Oli muzibu nnyo okusanga
Oyakaayakana ng’ettaala
Onkuumira mu ssanyu babe ndaba twesaana
Ng’omukwano guno
Ng’omukwano guno
Babe laavu eno
Babe laavu eno

Ng’omukwano guno
Ng’omukwano guno nfa
Babe laavu eno
Babe laavu eno ooh oh
Wabula kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Ssiikugabanenga ne bwe ndwala
Kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Sembera mpunye ku kaloosa

Nze kimuli kye nfuna ky’ekikyo
Ky’ekikyo, ky’ekikyo
Nkugambye ebyange era by’ebibyo
By’ebibyo, by’ebibyo
Baby, bwoba onoonya bagenda
Nange nnoonya gye ŋenda
Bwoba onampa magumba
Naasiiba ndye amagumba
Babe tebakulimba aah ah
Omukwano gwange ssi gwa bulimba ah

Ng’omukwano guno
Ng’omukwano guno nfa
Babe laavu eno
Babe laavu eno ooh oh
Wabula kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Ssiikugabanenga ne bwe ndwala
Kimuli kyange
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange
Sembera mpunye ku kaloosa

Ebisenge by’omutima gwo
Njagala bibe nga byetaaya
Kuba omutima gwange
Wano mpulira nnyo nga nkwetaaga
Oli muzibu nnyo okusanga
Oyakaayaka ng’ettaala
Onkuumira mu ssanyu babe ndaba twesaana
Baby you for me love am into you
Ky’oŋamba darling am into you
Preserve the words as I come to you
Nkugambye laavu lino ddogo
Nze nkugambye eno, honey
Nze nkugambye eno

Wabula kimuli kyange (eeh eeh)
Ngya kwagala mpite we ntuuka (babe)
Kimuli kyange (kimuli kyange eeh)
Ssiikugabanenga ne bwe ndwala
Kimuli kyange (Nessim Pan)
Ngya kwagala mpite we ntuuka
Kimuli kyange (eeh eeh)
Sembera mpunye ku kaloosa
Kimuli
Anyone fi di mention na na na

Post a Comment

0 Comments