Solomon Lyrics – Kapa Cat

 



Solomon Lyrics – Kapa Cat

Champion buddy
Kapa

Solomon am mad over, mad over
Mad over, mad over, mad over you (wewe)
Nobody there good over, good over (ayi)
Good over, good over, good over you (ayi)
Solomon (eeh!)
Solomon (eeh!)
Solomon (eeh!)
Solomon (eeh!)
Kampala
West Nile
Kome ki nini chawa kako

Woloololo Solomon (Solomon)
Mwana gwe saakutegeera (Solomon)
Njagala onjagale era ekyo kiggwe
(Solomon, ekyo kiggwe)
Aaah (Solomon)
Laba bw’onkubya enkuba (Solomon)
Maama ongyokyesa omusana (Solomon)
Njagala onjagale era ekyo kiggwe
(Solomon) aaah

Yaaye amapenzi gandeeze, ho!
Woowe omukwano gunsimbye, eh!
Nze nkwagala yagala yagalira ddala
Abalala bankwana ne ŋaana
Mazima nze wampenzawenza
Nze n’ompunzawunza era n’amagezi sirina
Amazima sirikuleka aga Katonda mu ggulu
Okufiira ku ngatto ya Mandu
Na buli lwe nkulabako omutima gukubagana
Neebuuza Solo wankola ki? Yeah (sure)

Woloololo Solomon (Solomon)
Mwana gwe saakutegeera (Solomon)
Njagala onjagale era ekyo kiggwe (Solomon)
Aaah (Solomon)
Laba bw’onkubya enkuba (Solomon)
Maama ongyokyesa omusana (Solomon)
Njagala onjagale era ekyo kiggwe
(Solomon) aaah, Solo

Lemme love you don’t deny me (yeah)
And you know that love is blind (am blind)
Kukumiza misi wezi
I promise I’ll never change my mind (wantokota)
Lemme love you don’t deny me (oh)
Kukumiza misi wezi
Kila siku nakucheki
I’ll never change my mind
Ah coulda juju honey
Ah coulda disrespect your daddy
Me no want your money
Just give me the pleasure
When you get top pon it (meow)

Woloololo Solomon (Solomon)
Mwana gwe saakutegeera (Solomon)
Njagala onjagale era ekyo kiggwe (Solomon)
Ono omwana, aaah (Solomon)
Laba bw’onkubya enkuba (Solomon)
Maama ongyokyesa omusana (omwana Solomon)
Njagala onjagale era ekyo kiggwe
(Solomon) aaah

Solomon am mad over, mad over
Mad over, mad over, mad over you
Nobody there good over, good over
Good over, good over, good over you
Solomon am mad over, mad over
Mad over, mad over, mad over you
Nobody there good over, good over
Good over, good over, good over you

Solomon (eeh)
Sembera
Solomon (eeh)
Kwatako
Solomon (eeh)
Solo naawe
Ah yeah yeah
Taf

Woloololo Solomon (Solomon)
Mwana gwe saakutegeera (Solomon)
Njagala onjagale era ekyo kiggwe (Solomon)
Aaah (Solomon)
Laba bw’onkubya enkuba (Solomon)
Maama ongyokyesa omusana (Solomon)
Njagala onjagale era ekyo kiggwe
(Solomon) aaah

Buta Magical on the beat
Jah Live


Post a Comment

0 Comments