Wulira Omuziki Lyrics – EeZzy
Leero njagala kuwenga
Njagala kugwa ddalu
Ensawo bulijjo nnyiivu
Leero nsanyufumu
Kati buli kye mbadde nga nsubwa
Njagala nkikolemu
Bano baanabawala
Njagala mba*** haha
Ba Don Nasser ndaba bajooga
Njagala njoogemu, he!
Kagatto naguze kapya
Njagala nviimbemu
Because am in a good mood
A very very good mood
Leero am in a good mood
A very very good moo-moo-moo…
Wulira omuziki (woowe)
Omuziki (hmmm)
Dj sakata omuziki (ho)
Tunyumirwe omuziki (ho)
Wulira omuziki (yaaye)
Omuziki (ho)
Dj sakata omuziki (ho)
Tunyumirwe omuziki (hmmm)
Luli nze wandaga ama***
Nootangulira beer
Nange leero ka neematire
Bboyi nkulage ama***
Siggya kugulira beer
Leero ninamu ku zange zinywe n’abange
Nga bwe tunywamu ku shisha
Ebyana bwe bitukema
We never keep it on a low
We want everyone to know
Twagala buli omu akimanye
Nga bwe tulina work
Babeera mu ku***
Ffe eno tubeera mu ku***
Because am in a good mood
A very very good mood
Leero am in a good mood
A very very good moo-moo-moo…
Wulira omuziki (woowe)
Omuziki (hmmm)
Dj sakata omuziki (ho)
Tunyumirwe omuziki (ho)
Wulira omuziki (yaaye)
Omuziki (ho)
Dj sakata omuziki (ho)
Tunyumirwe omuziki (hmmm)
Ricko
Leero njagala kuwenga
Njagala kugwa ddalu
Ensawo bulijjo nnyiivu
Leero nsanyufumu
Kati buli kye mbadde nga nsubwa
Njagala nkikolemu
Bano baanabawala
Njagala mba*** haha
Ba Don Nasser ndaba bajooga
Njagala njoogemu, he!
Because am in a good mood
A very very good mood
Leero am in a good mood
A very very good moo-moo-moo…
Wulira omuziki (woowe)
Omuziki (hmmm)
Dj sakata omuziki (ho)
Tunyumirwe omuziki (ho)
Wulira omuziki (yaaye)
Omuziki (ho)
Dj sakata omuziki (ho)
Tunyumirwe omuziki (hmmm)
Luli nze wandaga ama***
Nootangulira beer
Nange leero ka neematire
Bboyi nkulage ama***
0 Comments