Ssasi ku Nyama Lyrics – Winnie Nwagi

 

Swangz Avenue

Eno love kimyanso kya njuba
Ekutte ng’enkonge mu mazzi ga ppipa, eh
Eringa kawoowo ka nsuwa
Ekirako ejjuba ejjuba erigudde mu ccupa, eh
Kuluno abayaaye ba lumwa
Baakuweweera nga bwoya bwa kkapa, eh eh
Nkooye bulumi bwa njala
Njagala kulya nga pilao masala
Love kikemo eba nsasagge ya ddala
Njagala mupiira Bulange Masaza, yeah
Njagala onkube ku nnyama
Emikono mu bbanga, enkoona ku ttaka
Nze bwemba mu love saagala mmanya
Alina gw’ayagala amukwatire ddala, eh, eh
Mukwatire ddala, emikono mu bbanga

Bend and, shoot
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala
I say bend and shoot
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala
I say bend and shoot
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala
Ah mi say bend and shoot
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala

Fire baby

Ffe tetuli ku kawaani
Kikopo na majaani
Eky’enkya kinyeebwa eky’eggulo nnyama
Nga Tamale Mirundi
Ssiba mu kamooli
Ssirozebwa nga sukaali waakiri ondeka
Kagatto ka Adidas
Waggulu Versace
Oli ku designer, ebya Owino nabipowa
Kati ono Steve Keyz y’akubye da beat
Nabadde ku love ssiva ku mulamwa
Sikibirididat do re mi fa so do ti
Onjogeza oluzungu mu luchina oluka
Ba ba ba ba baby bambi
Onkuba misumaali
Okuŋaana apaana waakiri ontuga, eh, eh
Waakiri ontuga, okungaana apaana, apaana

Bend and, shoot
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala
I say bend and shoot
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala
I say bend and shoot
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala
Ah mi say bend and shoot
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala

Kati nfunye parking
Weenaakolera massaging
Love you more than Beamer, Benz
Anti after party tugenda Beijing, eh
Mbuulira oba kyoli kyendi
Beautiful eyes ggyako galubindi, eh
You take me far away
Maama nze ndi ku kyokya nze, eh
Oli munda osabula nze, woowe nze

Bend and, shoot
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala
I say bend and shoot
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala
I say bend and shoot
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala
Ah mi say bend and shoot
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala

Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala
Ssasi ku nnyama
Tuli ku mulamwa ebyaffe bya ddala

Post a Comment

0 Comments