Mpaka Sound dis
Am ready, (am ready)
Yeeeah
Kraizy
Such a gentleman
Acha sweet man
Jina lako mpenzi nani?
Nataka kukupigia darling
Ŋamba olunaku ntimbe, ntimbe
Mu mikwano kaadi ziyite, ziyite
Sweet am ready
Bannange mumuleete
Bu kiss mumette
Munnange am ready
Sweet nange am ready
Munnange bakuleete (ooh)
Zi kiss nkumette
Munnange am ready
Nafunye guno
Guno bannange guno
Emisana n’ekiro
Ono agumpeera mu kkiro
Bannange bannange
Bi romance bimpambye eeh
Bannange bannange
Olulenzi ndwefuze
Bannange bannange
Bi romance bimpambye eeh
Bannange bannange
Olulenzi ndwefuze
Omukwano ogw’ono guyiika nga kiyira
Gulinga kisenso mwesiba mu kiwato ssimuta
Hmmm olunaku mulindwa laba ne ba kkapo bazze
Kwali ng’okusaaga laba bwe tusombye ekyalo
Hmmm gimme your pin or direction (hmmm)
Nkwate ka boda bayisikoolo (boda bayisikoolo)
Eno ka jam kakutte n’omutima babe guluma
Hmmm olya magi oba kawuuta?
Ndeete tulye tufe (tulye tufe)
Eby’okunywa nsitudde we celebrating love
Nafunye guno
Guno bannange guno
Emisana n’ekiro
Ono agumpeera mu kkiro
Bannange bannange
Bi romance bimpambye eeh
Bannange bannange
Olulenzi ndwefuze
Bannange bannange
Bi romance bimpambye eeh
Bannange bannange
Olulenzi ndwefuze
Sweet am ready
Bannange mumuleete
Bu kiss mumette
Munnange am ready
Sweet nange am ready (ready)
Munnange bakuleete (ooh)
Zi kiss nkumette eehh
Munnange am ready
Nafunye guno (babe, babe)
Guno bannange guno (eeh yeah)
Emisana n’ekiro
Ono agumpeera mu kkiro (mu kkiro yeah)
Bannange bannange (bannange)
Bi romance bimpambye eeh (ooh)
Bannange bannange
Olulenzi ndwefuze
Bannange bannange
Bi romance bimpambye eeh
Bannange bannange
Olulenzi ndwefuze
Kwata empeta
Ggwe kwata empeta yeah eh
0 Comments