Bus Lyrics – Liam Voice

 


Ne bw’ogenda wa ndirinnyawo bus
Babe ndirinnyawo bus

Hmmm love oli boss, eeh
Nakufuna omutima gwaguma lwazi, babe
Ngya kukussa mu bus
Kyenva njiiya aah
Tulemenga kudda reverse, hmm
Love yo ngitadde mu verse
Nga njagala obeere owange
Gwe bw’ogenda oliba onkubye ekyasi, eeh
Yeggwe amanyi ebyange
Kale tugeze bukye nga wefudde
Ng’ondese omu mu budde bw’ekidde
Mu bwengula nga nvuddeyo ngudde
Nga n’emikwano gyefudde

Ne bw’ogenda wa
Ndirinnyawo bus
Babe ndirinnyawo bus
Nkunoonyeeyo
Ndirinnyawo bus eeh
Ndirinnyawo bus
Ne bw’ogenda wa
Ndirinnyawo bus
Babe ndirinnyawo bus
Nkunoonyeeyo
Ndirinnyawo bus eeh
Ndirinnyawo bus

Kakube kutambula ppaka nkoowe
Empewo efuuwe
Nsiri zirume
Oba nga baseka nswaale
Sitidde ka nswaale
Abo bakolera mipango
Kusangula nze linnya lyo kakomo ku bangle
Bo bagala kunywa bongo
Owange bankube essasi mutwe mu bwongo
Kale tugeze bukye nga wefudde
Ng’ondese omu mu budde bw’ekidde
Mu bwengula nga nvuddeyo ngudde
Nga n’emikwano gyefudde

Ne bw’ogenda wa
Ndirinnyawo bus
Babe ndirinnyawo bus
Nkunoonyeeyo
Ndirinnyawo bus eeh
Ndirinnyawo bus
Ne bw’ogenda wa
Ndirinnyawo bus
Babe ndirinnyawo bus
Nkunoonyeeyo
Ndirinnyawo bus eeh
Ndirinnyawo bus

Hmmm love oli boss, eeh
Nakufuna omutima gwaguma lwazi, babe
Ngya kukussa mu bus
Kyenva njiiya aah
Tulemenga kudda reverse, hmm

Ne bw’ogenda wa
Ndirinnyawo bus
Babe ndirinnyawo bus
Nkunoonyeeyo
Ndirinnyawo bus eeh
Ndirinnyawo bus
Ne bw’ogenda wa
Ndirinnyawo bus
Babe ndirinnyawo bus
Nkunoonyeeyo
Ndirinnyawo bus eeh
Ndirinnyawo bus

Abo bakolera mipango
Kusangula nze linnya lyo kakomo ku bangle
Bo bagala kunywa bongo
Owange bankube essasi mutwe mu bwongo

Post a Comment

0 Comments