Babe
Yeah
Arnest Pan Dis
Oh no!
Pallaso
Sho! njagala ebirungi bikusange w’otudde
Njagala nkuliise nange kye ndidde
Ggwe onsula ku bwongo osiiba ku mutwe
It’s kinda of loving I’ve got oh yes
Twatoba entalo nnyingi twaziyitamu
Bangi bannaffe abaasigalayo
Twazirwanako, twaziyitamu
All because of your strength oh yes
Njagala nkuwe bye nina onyumirwe
Ggwe otuule mu katebe ko osirike
Ggwe kya bugagga kye nina mu nsi
Ka nkukube n’empeta ojooge
Both
Ogenda kunfumbira (ogenda)
Ogenda kunzaalira (ogenda)
Jjukira nakusuubiza (ogenda)
Nzuuno leero nsaba (ogenda)
Ogenda kunfumbira (ogenda)
Ogenda kunzaalira (ogenda)
Jjukira nakusuubiza (hmm)
Nzuuno leero nsaba
Ratigan
Okimanyi bulungi ggwe omulwanyi
My ninja, ontambulira muli, eyo munda
Ku nze oli senser esensinga ne danger
Kyo, nkutwala mu promised land
Ng’oyo ggwe nsiimye
Mikwano egitakugasa gyesaleko
Mirimu gy’onkolera gyebaleko
Sembera eno ndabeko
Nze mu mutwe nfunamu ka distortion
Lwe ssikulabye sibeera na solution
Ntambudde ne mbuna amawanga
Nga ssiraba akwenkana
Njagala nkuwe bye nina onyumirwe
Ggwe otuule mu katebe ko osirike
Ggwe kya bugagga kye nina mu nsi
Ka nkukube n’empeta ojooge eeh
Both
Ogenda kunfumbira (ogenda)
Ogenda kunzaalira (ogenda)
Jjukira nakusuubiza (ogenda)
Nzuuno leero nsaba (ogenda)
Ogenda kunfumbira (ogenda)
Ogenda kunzaalira (ogenda)
Jjukira nakusuubiza (hmm)
Nzuuno leero nsaba
Both
Njagala obinnambuzenga
Tugolole ebyakyama
W’olaba awataatuuka
Awo w’oba okyusa
Vuga straight toweta
Tewaba nga tonatuuka waka
Nange alarm ngiteze sseebaka
Njagala ojje nga nkyatunula
To Ratigan you’re the best
Babe never hesitate
I’ll provide all the bread (Pallaso gamba)
Spit fire say, hmmm
Nina omukwano mungi
Ne bye ntegese bingi
Omwana wabandi
Njagala nkusanyusenga bambi
Nze ssirivaawo (no no)
Ssirikyuka (no no)
Ndayira ssirikukyawa (eeh)
Yambalanga empeta (eeeh)
Both
Ogenda kunfumbira (ogenda)
Ogenda kunzaalira (ogenda)
Jjukira nakusuubiza (ogenda)
Nzuuno leero nsaba (ogenda)
Ogenda kunfumbira (ogenda)
Ogenda kunzaalira (ogenda)
Jjukira nakusuubiza (hmm)
Nzuuno leero nsaba
0 Comments