Ogeza ogezanga n’onkyawa (ogeza)
Ogezanga n’onkyawa (ogeza)
Ogezanga n’onkyawa
Ogeza ogezanga n’onkyawa (ogeza)
Ogezanga n’onnimba (ogeza)
Kw’olwo lw’olimanya nti ensi yekyawa aah
Lwe nasemba okugwa mu mukwano
Eyali alina okumbaka
Yanviira ne mmenyeka kwekwo okutya kw’olaba
Naye gwe nkwesize ng’ate ebyo atabi jjukira
Nkutadde mu kitangaala kuba ntya game z’enzikiza
I don’t give a damn
Where you dey from (omukwano gukyusa)
If you believe in love
She give me your heart (ekyo kye nsaba kyokka)
Now you baby calm
You got me as your plan (wooligwa we ngwa)
Kyusa endowooza yo okimanye nti nkwagala wekka
Ogeza ogezanga n’onkyawa (ogeza)
Ogezanga n’onkyawa (ogeza)
Ogezanga n’onkyawa (ooh oh)
Ogeza ogezanga n’onkyawa (ogeza)
Ogezanga n’onnimba (ogeza)
Kw’olwo lw’olimanya nti ensi yekyawa
Sherry baby just pour me sweet love
Sherry baby just pour me sweet love
Sherry baby just
Na buli bigambo bye naaliyagadde okukugamba
Nali mbikugambyeko era kye mmanyi obitegeera
Saagala kusuubiza bingi ebinanfuukira omululuuza
Lwaki mba njogera ennyo ng’ate nsobola obikola?
Kye nsaba ke kawoowo, ke kawoowo
Ensonga zaffe tuzikwatenga mpola nnyo
Ppaka ng’emigongo, ng’emigongo
Gikaluba ng’egirimu embaawo, nga tegikyegolola
I don’t give a damn
Where you dey from (ogeza,ogeza)
Now you baby calm (ogeza)
You got me as your plan (ogeza,ogeza)
Kw’olwo lw’olimanya nti ensi yekyawa
0 Comments