Busy Mp3 Lyrics – Martha Mukisa

 


Body to body, body to body
Kabiri ka baby, kabiri ka zaddy (sisaaga)
Black Magic Entertainment babe
Brain Beats

Tofaayo ku bye ssirina
Kasita ka smile nkalina
Love yo nnyingi ngirina
Mukisa ku ggwe kwe mba ngiyiwa
Yadde olw’olumu binnema (babe ooh oh)
When I say sorry never deny
Don’t do that
Tokikola kiyinza okunzita (halo)
Baby wankwata nnyo ku bwongo (yeah)
Wandekamu akawoowo (anha)
Ne kampunyira ku mwoyo
Njagala kunywa ku lwendo

Naye oba busy (busy, busy)
Oli busy (busy, busy)
Manya wootali ndoota
(Body to body, body to body, yeah)
Nga buli ky’oyoya ndeeta
(Kabiri ka baby, kabiri ka zaddy)
Hmmm

Go down low
If you have a boyfriend go down low
Go down low
Forget your worries and go down low
Buli ky’ompa kya kabi
Bw’owulira ennyonta mwotali
(Ah yeah yeah yeah)
Ta la li ta ta ta li (yeah)
Baby you’re sweet like su-sukari
G .O.A.T Ronaldo
Kw’ono nafuuka bodyguard commando (yeah)
Gwe nayimbira sango
Kati tugenda ku vacation mu Bangkok

Naye oba busy (busy, busy)
Oli busy (busy, busy)
Manya wootali ndoota
(Body to body, body to body, yeah)
Nga buli ky’oyoya ndeeta
(Kabiri ka baby, kabiri ka zaddy)
Aah ah

Daddy, you gonna kill somebody
The way you’re talking dirty
Makes you look so funny
Yadde olw’olumu binnema (hmm!, ooh oh)
When I say sorry never deny
Don’t do that
Tokikola kiyinza okunzita
G .O.A.T Ronaldo
Kw’ono nafuuka bodyguard commando
Gwe nayimbira sango
Kati tugenda ku vacation mu Bangkok (kikube)

Naye oba busy (busy, busy)
Oli busy (busy, busy)
Manya wootali ndoota
Herbert Skillz on the one
(Body to body, body to body, yeah)
Nga buli ky’oyoya ndeeta
(Kabiri ka baby, kabiri ka zaddy)
Brian Beats, kikube


Post a Comment

0 Comments