Kookonyo Mp3 Lyrics – Mudra D’Viral

 


Mudra Mudra
Spider spider (spider)
Nabbubi ebeera nga ba makanika (spider)
Spider spider
Kibuuzo nabbubi ebeera makanika?

Don, lwaki ogenda mazina g’enkima? (hmmm)
Ng’okimanyi nti nno otya emikira (waguan)
Ennyimba bakuba ziri zi camuka
Nga gwe ogamba wooli nti toosituke? (yes, don)
Ojja kusituka ate era ojja zzina
Kuba bwotazine bali bo bajja zzina
Actually in fact ate gwe ojja mmenya
Gonna gonna amagumba gafuuke pizza

Kookonyo
Sijja kuwa nga tomalaayo
Kookonyo
Bye nkuwa tobimalaawo
Kookonyo
Sijja kuwa nga tomalaayo
Kookonyo
Senkyi you very much
Kookonyo
Sijja kuwa nga tomalaayo
Kookonyo
Bye nkuwa tobimalaawo
Kookonyo
Sijja kuwa nga tomalaayo
Kookonyo
Senkyi you, senkyi you

Yo, grab a love, grab a face
Ah mi no fake
Level
If you want fi take me fi take love
Ekiwato ky’olina kinyoole
Kikole ng’eno ddigi manyoole, eh
Ye owaaye onyirira bitya! eh
Omutima gukuba gutya? eh
Ng’otambula kino kika
Bw’otambula omutima gucacayika

Spider spider (spider)
Nabbubi ebeera nga ba makanika (spider)
Spider spider
Kibuuzo nabbubi ebeera makanika? (hmmm)
Ng’ondaze amaanyi! (yeah)
Ng’oli wa maanyi!
Ng’ondaze amaanyi!
Muntu wange oli wa maanyi

Kookonyo
Sijja kuwa nga tomalaayo
Kookonyo
Bye nkuwa tobimalaawo
Kookonyo
Sijja kuwa nga tomalaayo
Kookonyo
Senkyi you very much
Kookonyo
Sijja kuwa nga tomalaayo
Kookonyo
Bye nkuwa tobimalaawo
Kookonyo
Sijja kuwa nga tomalaayo
Kookonyo
Senkyi you, senkyi you

Ng’ondaze amaanyi!
Ng’oli wa maanyi!
Ng’ondaze amaanyi!
Muntu wange oli wa maanyi
Ng’olinga omwana w’e Katanga
Buli kimu kibeera big banger
Planet wava ku zi Wakanda?
Oba nindeko okwasama ennyo?
Oba nina choice?
Okukwagala mpulira so nice
Mpozzi ebigambo toyagala bingi
Ntwalaako nkugulire tracks

Kookonyo
Sijja kuwa nga tomalaayo
Kookonyo
Bye nkuwa tobimalaawo
Kookonyo
Sijja kuwa nga tomalaayo
Kookonyo
Senkyi you very much
Kookonyo
Sijja kuwa nga tomalaayo
Kookonyo
Bye nkuwa tobimalaawo
Kookonyo
Sijja kuwa nga tomalaayo
Kookonyo
Senkyi you, senkyi you


Post a Comment

0 Comments