Nterekera Mp3 Lyrics – Sama Sojah

 


Red Zone
Sama Sojah
Yeah

Leero ke nkusanze
Ensonga eyannuma edda kaŋŋume nkugambe, ah
Aah nina ensonyi omanyi nkutya
Kyokka omutima oguwambye
N’onzisa nnyala ku kandooya
Mikono bigere obituzze (obituzze)
Ng’ate oli mumbejja
Tolina kukambuwalirwa nti oba nkusooze, hmmm
Yabajjibwa mu ki anyumyako naawe?
Naddala mukwano gwo asekako nnyo naawe
Akyala n’ewuwo alyako naawe eeh eh, hmmm
Nze n’omala ommanya mba munno nange
Abakukwatako mbalyawo naawe
Kano akateeteeyi ko katunge nange eeh eh

Kati nterekera omutima gwange
Nterekera
Nterekera nterekera
Nkuumira ebintu byange
Nkuumira (ndi eno)
Nkuumira nkuumira
Nterekera omutima gwange
Nterekera (hmmm)
Nterekera nterekera
Nkuumira ebintu byange
Nkuumira (ndi eno)
Nkuumira nkuumira

No; bye nkugamba ssigereesa, ah
Zino engalo zirikunyweza, ah
Guno omutwe guli buyiiya
Obuyimba obukuwaana bu capella, ah
Bye nkugamba ssigereesa, no
Zino engalo zirikunyweza, ah
Guno omutwe guli buyiiya (yo)
Obuyimba obukuwaana bu capella

Nti nterekera omutima gwange
Nterekera (maama)
Nterekera nterekera (taata)
Nkuumira ebintu byange
Nkuumira (ndi eno)
Nkuumira nkuumira
Nterekera omutima gwange
Nterekera (hmmm)
Nterekera nterekera
Nkuumira ebintu byange
Nkuumira (ndi eno)
Nkuumira nkuumira

Leero ke nkusanze
Ensonga eyannuma edda kaŋŋume nkugambe, ah
Aah nina ensonyi omanyi nkutya
Kyokka omutima oguwambye
N’onzisa nnyala ku kandooya
Mikono bigere obituzze (obituzze)
Ng’ate oli mumbejja
Tolina kukambuwalirwa nti oba nkusooze, hmmm
No; bye nkugamba ssigereesa, ah
Zino engalo zirikunyweza, ah
Guno omutwe guli buyiiya
Obuyimba obukuwaana bu capella, ah
Bye nkugamba ssigereesa, no
Zino engalo zirikunyweza, ah
Guno omutwe guli buyiiya
Obuyimba obukuwaana bu capella

Nti nterekera omutima gwange
Nterekera
Nterekera nterekera
Nkuumira ebintu byange
Nkuumira (ndi eno)
Nkuumira nkuumira
Nterekera omutima gwange
Nterekera (hmmm)
Nterekera nterekera
Nkuumira ebintu byange
Nkuumira (ndi eno)
Nkuumira nkuumira








Post a Comment

0 Comments