Ebbala yakutte
Batazze baatidde
N’abazze batudde beezinze
Nze wamma mwana gwe
Kuva edda bwe nazze
Mbadde nkulaba ontunuulidde
Tokitya ndi single sirina agamba
Ba ex bange bonna baafa
Baby come over and squeeze me tighter
Touch me left, right side and center
Onnina leero
W’okutte weewo
Onnina leero
Nnyweza obugalo tobuggyawo
Onnina leero
W’okutte weewo
Onnina leero
Nnyweza obugalo tobuggyawo
Katalina mbuulira wa gy’osula
Wabiyigira wa ebyo by’okola?
Eyo engeri gye wenyogontola
Nze enkyankalanya maama nnyabo
Wenna onyirira nga ba model
Ate maama wo yakuwa akawato
Ogonda ng’atalya muwogo
Buli bw’osinda ne tugwa mu bikopo
Kati nkwata nnyo be kinyize balumwe
Olw’ennugu ennyingi, beesooze
Nze n’ebyokunywa nabiguze
Tuzine nga bwe tunywa
Nkwate omunyigo, ngukkeese
Katalina slow by slow mpulira onnyonyoogera
N’emisuwa nagyo, gyereeze
Onnina leero
W’okutte weewo
Onnina leero
Nnyweza obugalo tobuggyawo
Onnina leero
W’okutte weewo
Onnina leero
Nnyweza obugalo tobuggyawo
Kati nkwata nnyo batunule
Tubabuze ebigambo basirike
Tubatamye ebbaala bafulume
Ssi ffe twabayise batuleke
Nze mwana gwe ontuuse ewala
Ewalema okutuuka abalala
Okumanyanga ontuuse ewala
Kye mpulira kinnemye okunnyonnyola
Kati nnyabo mpolampola nze tommenya ekiwato
Mazina ga squeeze ssi bya battle
Deejay omuziki akuba urban na local
Beer katumunywe bottle ku bottle
Tokitya ndi single sirina agamba
Ba ex bange bonna baafa
Baby come over and squeeze me tighter
Touch me left, right side and center
Onnina leero
W’okutte weewo
Onnina leero
Nnyweza obugalo tobuggyawo
Onnina leero
W’okutte weewo
Onnina leero
Nnyweza obugalo tobuggyawo
A Baza Baza young daddy
Immortal daddy
Baby come whine fi di daddy
Gyal, tokigeza kuzoleya ate
Baby just sirina agamba
Ba ex bange bonna baafa
Baby come over and squeeze me tighter
Touch me left, right side and center
0 Comments