Ssente Nina Mp3 Lyrics – Kid Dee



Oh yeah, oh yeah, oh yeah
Kid Dee nzinemu oba mbireke?
Oh yeah, eh?
Mummy we eh
Wangi Daddy we eh
Bye njogera nnimba ssente zaweddewo
Kale daddy we
Killer Beats

Gwe nakamunye nakamunye
Ngoberera ndi ntevunya
Teweefuula ammanja
Fenna tujooga ssaawa tuli mu munaana
Gwe nakamunye nakamunye
Ngoberera ndi ntevunya
Teweefuula ammanja (oh yi)
Fenna tujooga ssaawa tuli mu munaana
Kandabe ansumbuwa
Kandabe ampoleza abaana
Nga nspendinga mu bbaala
Kozzi ko nga gwe totya swala, yiii!

Ssente nina
Njagala mukazi gwe nzina, naye
Nange amazina nina
Oyagala ngazine gula ku beer nenywere

Ssente nina (eeh)
Njagala mukazi gwe nzina, naye
Nange amazina nina
Oyagala ngazine gula ku beer nenywere

Nkulaba kkono ku ddyo
Ogenda mu kiyigo buba bukodyo
Leka ensawo yo gwe yekkusa ttonto
Ate ne wekkama ttonto
Siri toto tompita zonto
Gwe leka zina tunyumirwe endongo
A pretty girl musumbuyi nagezaako
Yeeyita mupambanyi
By’ayogerako tabimanyi
Mbu asula mu kikiri
Mbu obuliri yabuleka bbali
Yamaawe
Yamaaweeee

Ssente nina
Njagala mukazi gwe nzina, naye
Nange amazina nina
Oyagala ngazine gula ku beer nenywere

Ssente nina (eeh)
Njagala mukazi gwe nzina, naye
Nange amazina nina
Oyagala ngazine gula ku beer nenywere

Mummy we eh
Wangi Daddy we eh
Bye njogera nnimba ssente zaweddewo
Kale daddy we

Nkulaba kkono ku ddyo
Ogenda mu kiyigo buba bukodyo
Leka ensawo yo gwe yekkusa ttonto
Ate ne wekkama ttonto
Gwe nakamunye nakamunye
Ngoberera ndi ntevunya
Teweefuula ammanja
Fenna tujooga ssaawa tuli mu munaana
Gwe nakamunye nakamunye
Ngoberera ndi ntevunya
Teweefuula ammanja
Fenna tujooga ssaawa tuli mu munaana

Ssente nina
Njagala mukazi gwe nzina, naye
Nange amazina nina
Oyagala ngazine gula ku beer nenywere

Ssente nina (eeh)
Njagala mukazi gwe nzina, naye
Nange amazina nina
Oyagala ngazine gula ku beer nenywere

Gwe nakamunye nakamunye
Ngoberera ndi ntevunya (gula ku beer twenywere)
Teweefuula ammanja (twenywere)
Fenna tujooga ssaawa tuli mu munaana (twenywere)
Nakamunye nakamunye


 

Post a Comment

0 Comments