Nkwata nga bw’oyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli ky’oyagala
Nessim Pan Production
Okunkolera decision
Akageri gye tutandika kye nkuwadde nga commission
Nina kukwagala kuba tondekedde decision
N’anti gwe buli ky’onkola kibeera kipya
Mpaawo kye nnali mmanyi
Kati ku nze olina olukusa
Oli wa ddembe
Nkwata nga bw’oyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli ky’oyagala
Baby tosukka ate
Nkwata nga bw’oyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli ky’oyagala
Oli wa ddembe
Oli wa ddembe
Onkolera biri ebiriko
Me no good no you nze kamere ko
Nakukubidde enguliko
N’obuzina onzinire buli obuliko
Ebinene biveeko
Nkolera obutono bwe ssikumanyiiko
Onkulukusa nga Bujaagaali
Ne bwebatakumetta kinzaali
Beauty wafuna eri ku alaali
Nkwata nga bw’oyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli ky’oyagala
Baby tosukka ate
Nkwata nga bw’oyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli ky’oyagala
Baby tosukka ate
Wake up, wake up, wake up, wake up
Come on, come on, come on, come on
Get up, get up, get up, get up
Oli wa ddembe
Nkwata nga bw’oyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli ky’oyagala
Baby tosukka ate
Nkwata nga bw’oyagala
Kasita tokisussa ate
Nkola buli ky’oyagala
0 Comments