Akadde Lyrics – Sama Sojah

 

Akadde Lyrics

Sama Sojah
Ah di Senator dis you know
Uh uh
Crouch, Jeeb
Redzone
Yeah

Nabinyumya ne biggwaayo
Ebigambo ebinyuma okuwulira
N’eyali anjagala n’anvaamu
Ng’alowooza nti gwe eyawangula
Ekitiibwa ky’omusajja kyaggwaawo
Bwe namansa ntyo ne ngiwaayiwa
Naye nga kaakati nkusuubira
Weekubeko mu mmeeme obeeko ky’okola
Ah kubanga olaba
Sikyebaka dear otulo tumbula
Nnyiga nnyiga essimu obubaka obufuna
Ndi mu birooto mu reality ombula

Guno omukwano tuguwe akadde
Wadde mmanyi otidde eh
Ngezesa okiwe obudde
Olabe babe eh
Laavu tugiwe akadde
Wadde manyi otidde eh
Ngezesa okiwe obudde
Olabe babe eh

Nze n’abataayi banvaamu
Bagamba nti oba nalungibwa
Buli kaseera mpaana maaso go
Era bwe buno obuyimba bwe nkola
Nga signal ngisindika wuwo
Okwagala ebiwooma kwanzita
Ku nkya misana n’ekiro
Nga njagala mbeere kumpi w’osula
Hmm kati sembera dear
Kakkanya omutima toba na ttima
Kwata w’oyagala sirina malala
Kasonga katini toyiwa maziga

Guno omukwano tuguwe akadde
Wadde mmanyi otidde eh
Ngezesa okiwe obudde
Olabe babe eh
Laavu tugiwe akadde
Wadde manyi otidde eh
Ngezesa okiwe obudde
Olabe babe eh

Wandiba nga waliwo eyakulumya
Naye nze sisuubira kukulumya
Wandiba nga waliwo eyakumenya
Naye nze sisuubira kukumenya
Wandiba nga waliwo eyakulumya
Naye nze sisuubira kukulumya
Wandiba nga waliwo eyakumenya
Sama Sojah

Naye nga kaakati nkusuubira
Weekubeko mu mmeeme obeeko ky’okola
Ah kubanga olaba
Sikyebaka dear otulo tumbula
Nnyiga nnyiga essimu obubaka obufuna

Wadde mmanyi otidde eh
Ngezesa okiwe obudde
Olabe babe eh
Laavu tugiwe akadde
Wadde manyi otidde eh
Ngezesa okiwe obudde
Olabe babe eh

Post a Comment

0 Comments